Ezekiel 10:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ekitiibwa ky'Omukama ne kiva ku mulyango gw'Ekiggwa ne kiyimirira waggulu ku bakerubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekitiibwa kya Mukama ne kiva ku mulyango gwa yeekaalu ne kiyimirira waggulu wa bakerubi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekitiibwa kya Mukama ne kiva okuva waggulu ku mulyango gw'ennyumba ne kiyimirira waggulu wa bakerubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ekitangaala ky'Ekitiibwa kya Mukama ne kiva waggulu ku mulyango gw'Essinzizo, ne kiyimirira waggulu wa bakerubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekitiibwa kya Mukama ne kifuluma okuva waggulu ku mulyango gw'ennyumba ne kiyimirira waggulu wa bakerubi.