Ezekiel 10:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano be baali ebiramu bye nali ndabye wansi wa Katonda wa Yisirayeli ku mugga Kebari, olwo ne ntegeera nti byali bakerubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ebyo bye biramu bye nalaba wansi wa Katonda wa Isirayiri ku mugga Kebali, olwo ne ntegeera nga bakerubi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebyo bye biramu bye nnalaba wansi wa Katonda wa Isiraeri ku mabbali g'omugga Kebali, ne mmanya nga be bakerubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo bye biramu bye nalaba wansi wa Katonda wa Yisirayeli ku mabbali g'Omugga Kebari, ne mmanya nga be bakerubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekyo kye kiramu kye nnalaba wansi wa Katonda wa Isiraeri ku mabbali g'omugga Kebali; ne mmanya nga be bakerubi.