Ezekiel 10:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli kimu kyalina ebyenyi bina n'ebiwaawaatiro bina, ate wansi w'ebiwaawaatiro byabyo nga waliyo ekifaanana ng'omukono gw'omuntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli omu yalina obwenyi buna n’ebiwaawaatiro bina, ne wansi w’ebiwaawaatiro byabwe nga waliyo ebyali ng’emikono gy’omuntu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli omu yalina obwenyi buna ne biwaawaatiro bina (4). Wansi w'ebiwaawaatiro byabwe waaliwo ekifaanana ng'emikono gy'abantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli omu yalina obwenyi buna, era buli omu yalina ebiwaawaatiro bina. Wansi w'ebiwaawaatiro byabwe, waaliwo ekifaanana ng'emikono gy'abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli omu yalina obwenyi buna kinnoomu, era buli omu ebiwaawaatiro bina; n'ekifaananyi eky'emikono gy'omuntu kyali wansi w'ebiwaawaatiro byabwe.