Ezekiel 10:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku bakerubi nga walabikayo ekifaanana ng'omukono gw'omuntu wansi w'ebiwaawaatiro byabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wansi w’ebiwaawaatiro bya bakerubi waalabika ng’awaali emikono gy’omuntu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne ndaba mu bakerubi embala ey'omukono gw'omuntu wansi w'ebiwaawaatiro byabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne ndaba mu bakerubi ekifaanana ng'omukono gw'omuntu wansi w'ebiwaawaatiro byabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne walabika mu bakerubi embala ey'omukono gw'omuntu wansi w'ebiwaawaatiro byabwe.