Ezekiel 11:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mulifa kitala, era nzija kubalamulira ku nsalo ya Yisirayeli; mulimanya nti nze Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muligwa n’ekitala, era ndibasalira omusango ku nsalo ya Isirayiri, ne mumanya nga nze Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muligwa n'ekitala; ndibasalira omusango ku nsalo ya Isiraeri; kale mulimanya nga nze Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulittibwa mu lutalo wano mu nsi ya Yisirayeli. Olwo mulimanya nga Nze Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muligwa n'ekitala; ndibasalira omusango mu nsalo ya Isiraeri; kale mulimanya nga nze Mukama.