Ezekiel 11:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo ky'Omukama ne kinzijira nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekigambo kya Mukama ne kinzijira n’aŋŋamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekigambo kya Mukama ne kinjijira nga kyogera
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'aŋŋamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwana w'omuntu, baganda bo, abasajja ab'ekika kyammwe, n'ennyumba yonna eya Isiraeri, bonna, be baabo abagambiddwa abo abali mu Yerusaalemi nti Mwesambe wala Mukama: ffe ensi eno etuweereddwa okuba obutaka: