Ezekiel 11:25 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abawaŋŋangusibwa ne mbagamba Omukama bye yali andaze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo okwolesebwa kwe nafuna ne nkuvaako, ne ntegeeza abaawaŋŋangusibwa byonna Mukama bye yali andaze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne njogera n'abo mu busibe ebigambo byonna Mukama bye yali andaze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne ntegeeza abaali mu buwaŋŋanguse, ebintu byonna Mukama bye yali andaze.