Ezekiel 11:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bagamba nti ‘Buno si bwe budde obw'okuzimba amayumba; Kino kye kitamu, ffe nnyama.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Boogera nti, ‘Ekiseera tekituuse tuzimbe amayumba? Ekibuga kino ye ntamu, ffe nnyama.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Boogera nti, ‘Ekiseera tekinatuuka eky'okuzimba amayumba: ekibuga kino ye ntamu, ffe nnyama.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bagamba nti: ‘Ekiseera kinaatera okutuuka eky'okuzimba amayumba. Ekibuga kino ye ntamu efumba, era ffe nnyama efumbwamu.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
aboogera nti Ekiseera tekiri kumpi okuzimba ennyumba: ekibuga kino ye ntamu, naffe nnyama.