Ezekiel 11:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musse abantu bangi mu kibuga kino; amakubo gaamu mwagajjuzizza abattiddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musse abantu bangi mu kibuga kino, ne mujjuza enguudo zaakyo abafu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musse abantu bangi mu kibuga kino, era mujjuzizza enguudo zaakyo abattiddwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mweyongedde okutta abantu mu kibuga kino, enguudo zaakyo ne muzijjuza emirambo.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwazizza abammwe abattibwa mu kibuga kino, era mujjuzizza enguudo zaakyo abo abattibwa.