Ezekiel 11:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutya ekitala, naye ekitala kye nzija okubaleetera, Omukama Katonda y'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutya ekitala, era ekitala kye ndibaleetako, bw’ayogera Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mutidde ekitala, naye nange ndibaleetako ekitala, bw'ayogera Mukama Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mutidde ekitala, naye ndireeta abalina ebitala ne babalumba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mutidde ekitala; nange ndibaleetako ekitala, bw'ayogera Mukama Katonda.