Ezekiel 12:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku makya ekigambo ky'Omukama ne kinzijira nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku makya, ekigambo kya Mukama ne kinzijira ng’agamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo enkya ekigambo kya Mukama ne kinjijira nga kyogera
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo enkeera Mukama n'ayogera nange, n'aŋŋamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo enkya ekigambo kya Mukama ne kinjijira nga kyogera nti