Ezekiel 13:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekisenge bwe kirigwa, tebalibabuuza nti: “Ennoni gye mwamaalako eruwa?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bbugwe bw’aligwa, abantu tebalikubuuza nti, “Langi gye wasiigako eruwa?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekisenge bwe kirimala okugwa, abantu balibabuuza nti, ‘langi gye mwasiigako egasizza ki?’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekisenge bwe kirimala okugwa, balibabuuza nti langi gye mwasiigako egasizza ki?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, ekisenge bwe kiriba nga kigudde, temuligambibwa nti Okusiigako kwe mwakisiigako kuli ludda wa?