Ezekiel 13:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kale nno, mwana w'omuntu, amaaso go gakanulire bawala b'abantu bo abalanga nga baggya mu birowoozo byabwe; langa oboogerere.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kaakano omwana w’omuntu, amaaso go gateeke ku bawala b’abantu bo aboogera eby’obunnabbi bye bayiiyizza. Bawe obunnabbi, oyogere nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naawe, omwana w'omuntu, teeka amaaso go ku bawala b'abantu bo, aboogera bye bayiiyizza okuva mu mutima gwabwe obagambe nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale, ggwe omuntu, kyukira abakazi abo ab'omu bantu bo, abeeyiiyiza bye balanga, olange ng'obavumirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naawe, omwana w'omuntu, kakasa amaaso go okwolekera abawala b'abantu bo, abalagula ebiva mu mutima gwabwe bo; era balagulireko