Ezekiel 13:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mwana w'omuntu, langa ovumirire abalanzi ba Yisirayeli abalanga; gamba abo abalanga nga baggya mu birowoozo byabwe nti: ‘Muwulire ekigambo ky'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omwana w’omuntu, yogera ebyobunnabbi eri bannabbi ba Isirayiri aboogera obunnabbi kaakano. Tegeeza abo aboogera obunnabbi bwe bayiiyizza nti, ‘Muwulire ekigambo kya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nti, “Omwana w'omuntu, yogera ku bannabbi ba Isiraeri aboogera, obagambe abo aboogera ebiva mu mutima gwabwe bo, nti, ‘Muwulire ekigambo kya Mukama.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ggwe omuntu, langa ovumirire abalanzi b'omu Yisirayeli, abalanga ebyo bo bye beeyiiyiza mu mutima. Bagambe bawulire Nze Mukama kye ŋŋamba.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwana w'omuntu, lagulira ki bannabbi ba Isiraeri abalagula obagambe abo abalagula ebiva mu mutima gwabwe bo, nti Muwulire ekigambo kya Mukama;