Ezekiel 14:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba singa ndeetera ensi eyo ekitala, ne ŋŋamba nti: ‘Ekitala kiyiteeyite mu nsi,’ ne nzitamu abantu n'ensolo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Oba singa ndeeta ekitala ku nsi eyo ne njogera nti, ‘Leka ekitala kiyite mu nsi yonna,’ ne nzita abantu baamu n’ensolo zaabwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“ Oba bwe ndireeta ekitala ku nsi ne njogera nti, ‘Ekitala, yita mu nsi;’ n'okumalamu ne ngimalamu abantu n'ensolo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Oba singa ndeeta olutalo mu nsi, ne ndagira nti lutte era lumalewo abantu n'ensolo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba bwe ndireeta ekitala ku nsi ne njogera nti Ekitala, yita mu nsi; n'okumalamu ne ngimalamu abantu n'ensolo;