Ezekiel 15:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensi ndigifuula matongo, kubanga tebaali beesigwa, Omukama Katonda y'agamba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndizisa ensi, kubanga tebabadde beesigwa, bw’ayogera Mukama Katonda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ndizisa ensi kubanga tebabadde beesigwa, bw'ayogera Mukama Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndizisa ensi, kubanga abantu baamu bagaanye okuba abeesigwa.” Mukama Afugabyonna bw'atyo bw'agamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndizisa ensi kubanga basobezza, bw'ayogera Mukama Katonda.