Ezekiel 16:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wasanjaga abaana bange n'obawongera ebifaananyi mu muliro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Watta abaana bange n’obawaayo ng’ebiweebwayo eri bakatonda abalala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ogattako n'okutta abaana bange, n'obawaayo ng'obayisa mu muliro eri byo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
olyoke ogatteko n'okutta abaana bange ng'obayisa mu muliro okubatambirira ebifaananyi ebyo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'okutta n'otta abaana bange, n'obawaayo ng'obayisa mu muliro eri byo?