Ezekiel 16:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Okwongereza ku buseegu bwo (zikusanze, zikusanze! Omukama Katonda y'agamba),
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Zikusanze! Zikusanze, bw’ayogera Mukama Katonda. Mu bikolwa byo ebibi byonna,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama Katonda agamba nti, (Zikusanze, zikusanze! ng'omaze okukola ebibi ebyo byonna).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Katonda agamba nti: “Zikusanze, zikusanze! Bwe wamala okukola ebibi ebyo byonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olutuuse obubi bwo bwonna nga bumaze okubaawo, (zikusanze, zikusanze! bw'ayogera Mukama Katonda,)