Ezekiel 16:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Omutima gwo nga munafu, Omukama Katonda y'agamba, n'okola bino byonna ng'omukazi malaaya lukulwe!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Omutima gwo nga munafu, n’okwewaayo ne weewaayo okukola ebintu ebyo byonna, ne weeyisa ng’omwenzi ow’amawaggali ateefiirayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omutima gwo nga munafu! bw'ayogera Mukama Katonda, kubanga okola bino byonna, ebikolebwa omukazi ow'amawaggali omwenzi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Afugabyonna agamba nti: “Omutima gwo nga mukaba nnyo, n'okola ebyo byonna ebikolebwa omukazi malaaya kaggwensonyi!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omutima gwo nga munafu! bw'ayogera Mukama Katonda, kubanga okola bino byonna, omulimu ogw'omukazi ow'amawaggali omwenzi;