Ezekiel 16:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wattu omukazi omwenzi, akwana abasajja ab'ebweru mu kifo ky'owuwe!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Ggwe omukazi omwenzi eyeegomba abatambuze okusinga balo!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oli mwenzi alekaawo bba n'ayenda ku basajja abalala abatambuze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oli mukazi mwenzi, alekerera okwagala bba, n'ayenda ku basajja abalala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukazi alina bba ayenda so! akkiriza abagenyi mu kifo kya bbaawe so!