Ezekiel 16:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Kale nno, ggwe malaaya, wulira ekigambo ky'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Kale nno, wulira ekigambo kya Mukama ggwe omwenzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Kale, ayi omwenzi, wulira ekigambo kya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale ggwe Yerusaalemu omwenzi, wulira Mukama ky'agamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale, ai omwenzi, wulira ekigambo kya Mukama: