Ezekiel 16:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne nkunaaza n'amazzi, ne nkunaazaako omusaayi, ne nkusiiga omuzigo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Ne nkunaaza n’amazzi, ne nkunaazaako omusaayi, ne nkusiigako amafuta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne nkunaaza n'amazzi, ne nkunaalizaako ddala omusaayi gwo, ne nkusiigako amafuta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Awo ne nkunaaza n'amazzi, ne nkumalirako ddala omusaayi gwo, ne nkusiiga omuzigo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne nkunaaza n'amazzi; weewaawo, ne nkunaalizaako ddala omusaayi gwo, ne nkusiigako amafuta.