Ezekiel 17:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
obwakabaka abuserebye buleme kuddamu kusituka, wabula buyimirirewo ku lw'okukuuma endagaano ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
obwakabaka bukkakkane buleme kwegulumiza, era nga mu kukwata endagaano ye mwe balinywerera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
obwakabaka bukkakkane, buleme okwegulumiza, naye bukuume endagaano busobole okunywera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
obwakabaka obwo bukkakkane buleme okwegugunga, naye bukuume endagaano busobole okunywera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
obwakabaka bukkakkane, buleme okwegulumiza, naye bunywere olw'okukwata endagaano ye.