Ezekiel 18:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Singa alizaala omwana nga munyazi, ayiwa omusaayi, oba akola ekimu ku biri,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bw’aba n’omwana omulalu, ayiwa omusaayi, oba akola ebifaanana ng’ebyo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omuntu oyo bw'alizaala omwana omunyazi, ayiwa omusaayi, era akola ebyo byonna,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye omuntu oyo, omwana we ayinza okuba omwana omunyazi era omutemu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'alizaala omwana, omunyazi, ayiwa omusaayi, era akola ku ebyo byonna,