Ezekiel 18:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
sso nga ye kitaawe ebyo byonna tabikolanga: ng'omwana aliira ku nsozi, agwagwawaza muka munne,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
newaakubadde nga kitaawe ebyo tabikola: “N’alya mu masabo agali ku nsozi, n’ayenda ku mukazi wa muliraanwa we,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
atakola ebyo byonna ebimugwanidde, naye nnaliiranga eby'omuzizo ku nsozi, n'ayonoona mukazi wa munne,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era atatuukiriza by'agwanidde kukola, wabula aliira mu bifo eby'oku nsozi ebyawerebwa, era asigula baka banne.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
so atakola ku ebyo byonna ebimugwanidde, naye okulya eyaliira ku nsozi, n'ayonoona mukazi wa munne,