Ezekiel 18:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye omubi akyuka n'aleka obugwenyufu bwe, n'akola ebikolwa eby'obutuufu n'obutuukirivu, aliwonya obulamu bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bw’alikyuka okuva mu butali butuukirivu bwe bw’akoze, n’akola eby’ensonga era ebituufu, alirokola obulamu bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nate omuntu omubi bw'akyukanga okuleka obubi bwe bw'akoze n'akola ebyo ebyalagirwa eby'ensonga aliwonya emmeeme ye okufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye omubi bw'akyuka, n'aleka ebibi by'akoze, n'akola ebyo ebituufu ebyalagirwa, aliwonya obulamu bwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nate omuntu omubi bw'akyukanga okuleka obubi bwe bw'akoze n'akola ebyo ebyalagirwa eby'ensonga, aliwonya emmeeme ye okufa.