Ezekiel 18:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga yalowooza ku nsobi ze zonna ze yakola n'azireka, aliba mulamu, talifa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era bw’alirowooza ku bibi byonna by’akoze, n’akyuka n’alekeraawo okubikola, mazima ddala aliba mulamu, talifa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga alowooza n'akyuka n'alekerawo okukola ebibi, aliba mulamu, talifa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga aba yeerowoozezza n'alekayo ebibi bye byonna by'akoze. N'olwekyo talifa, wabula aliba mulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga alowooza n'akyuka okuleka ebyonoono bye byonna by'akoze, talirema kuba mulamu, talifa.