Ezekiel 18:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nze nga ndi mulamu, Omukama y'agamba, temuliddayo kugera lugero olwo mu Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nga bwe ndi omulamu, bw’ayogera Mukama Katonda, temuliddayo kugera lugero olwo mu Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nga bwe ndi omulamu, bw'ayogera Mukama Katonda, temuliddayo kugera lugero olwo mu Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze Mukama Afugabyonna ndayira nti nga Nze bwe ndi omulamu, mpeze olugero olwo, temuliddayo kulukozesa mu Yisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nga bwe ndi omulamu, bw'ayogera Mukama Katonda, temuliba na nsonga nate okugera olugero olwo mu Isiraeri.