Ezekiel 18:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga nze sisanyukira kufa kwa muntu, Omukama Katonda y'agamba. Mwenenye mubeere balamu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sisanyukira kufa kwa muntu yenna, bw’ayogera Mukama Katonda. Mwenenye mube balamu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga sirina ssanyu lye nsanyukira okufa kw'oyo afa, bw'ayogera Mukama Katonda: kale mukyuke mube balamu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze sisanyukira n'omu kufa. Kale mukyuke muve mu bibi byammwe, mube balamu.” Mukama Afugabyonna, bw'atyo bw'agamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga sirina ssanyu lyakusanyukira lwa kufa kw'oyo afa, bw'ayogera Mukama Katonda: kale mwekyuse muleme okufa