Ezekiel 19:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yimba oluyimba olukungubagira abakungu ba Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kungubagira abalangira ba Isirayiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era nate n'aŋŋamba nti, tandika okukungubagira abalangira ba Isiraeri,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'aŋŋamba nti: “Kati tandika okukungubagira abakungu ba Yisirayeli,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nate tanula okukungubagira abakungu ba Isiraeri,