Ezekiel 19:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kati gwasimbulizibwa guli mu ddungu, mu nsi enkalu, erakasidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano gusimbiddwa mu ddungu, awakalu awatali mazzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kaakano gusimbiddwa mu nsi enkalu ey'eddungu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kaakano gusimbiddwa mu nsi enkalu ey'eddungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kaakano asimbiddwa mu ddungu, mu nsi enkalu ey'emiyonta.