Ezekiel 19:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gamba nti: “Nnyoko nga yali mpologoma enkazi mu mpologoma! Yagalamiranga mu buwologoma wakati; n'egabirira obwana bwayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
oyogere nti, “ ‘Maama wo nga yali mpologoma nkazi, mu mpologoma! Yagalamiranga wakati mu mpologoma ento, n’erabirira abaana baayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ogambe nti, Nnyoko yali mpologoma enkazi mu mpologoma, yagalamiranga wakati mu mpologoma ento n'erabirira abaana baayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ogambe nti: ‘Nnyoko yali ng'empologoma enkazi ey'amaanyi mu mpologoma ensajja. Yayonseza abaana baayo wakati mu mpologoma envubuka,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
oyogere nti Nnyoko kyali kiki? Mpologoma nkazi: yagalamiranga mu mpologoma, wakati mu mpologoma ento mwe yayonseza abaana baayo.