Ezekiel 2:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'aŋŋamba nti: “Mwana w'omuntu, yimirira ku magulu go, njogere naawe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’aŋŋamba nti, “Omwana w’omuntu, yimirira njogere naawe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo eyayogera n'aŋŋamba nti, “ Omwana w'omuntu, yimirira ku bigere byo, nange naayogera naawe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyo eyayogera, n'aŋŋamba nti: “Ggwe omuntu, yimirira njogere naawe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aŋŋamba nti Omwana w'omuntu, yimirira ku bigere bye nange naayogera naawe.