Ezekiel 20:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne mbawa amateeka gange, ne mbamanyisa ebiragiro byange, alibikwata alibeera mulamu olw'okubeera byo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nabawa ebiragiro byange ne mbamanyisa n’amateeka gange, omuntu yenna bw’abigoberera abeere mulamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mbawa ebiragiro byange, ne mbayigiriza amateeka gange, omuntu bw'abikola aliba mulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne mbawa ebiragiro byange, ne mbayigiriza amateeka gange, omuntu nga bw'agatuukiriza, gamuwa obulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne mbawa amateeka gange ne mbalaga emisango gyange, omuntu bw'akola egyo aliba mulamu mu gyo.