Ezekiel 20:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nabatunuulira n'ekisa, ne sibatta, ne sibawemmentera mu ddungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye wakati mu ebyo byonna ne mbasaasira ne sibazikiriza, newaakubadde okubasaanyaawo mu ddungu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye era nnabasaasira ne sibazikiririza mu ddungu okubamalirawo ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye ne mbakwatirwa ekisa ne sibazikiririza mu ddungu kubamalirawo ddala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye eriiso lyange ne libasonyiwa okuzikirizibwa, so saabamalirawo ddala mu ddungu.