Ezekiel 20:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era nalayira gye bali nga bali mu ddungu nga bwe nali ŋŋenda okubasaasaanya mu mawanga, mbasanse mu nsi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ne mbalayirira mu ddungu nti ndibasaasaanya mu mawanga, ne mbabunya mu nsi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ne mbalayirira mu ddungu nti ndibasaasaanyiza mu mawanga ne mbatataaganyiza mu nsi nnyingi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne nziramu okubalayirira mu ddungu nga ndibasaasaanya mu mawanga, mbabunye mu nsi nnyingi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nate ne mbayimusiza omukono gwange mu ddungu nga ndibasaasaanyiza mu mawanga ne mbatataaganyiza mu nsi nnyingi;