Ezekiel 20:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Nze nga ndi mulamu, Omukama Katonda y'agamba, nzija kubafuga n'omukono ogw'amaanyi, n'omukono omugolole, ko n'obuswandi bwonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nga bwe ndi omulamu, bw’ayogera Mukama Katonda, ndibafuga n’omukono ogw’amaanyi, era ndigolola omukono gwange n’obusungu bungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Nga bwe ndi omulamu, bw'ayogera Mukama Katonda, mazima ndiba kabaka wammwe mbafugenga n'obuyinza n'amaanyi amangi mbamalireko ekiruyi kyange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Katonda agamba nti: “Nze ndayira nti nga bwe ndi omulamu, mazima ndiba Kabaka wammwe, mbafugenga n'obuyinza obungi, n'amaanyi era n'obusungu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nga bwe ndi omulamu, bw'ayogera Mukama Katonda, mazima ndiba kabaka wammwe n'engalo ez'amaanyi n'omukono ogwagololwa n'ekiruyi ekifukiddwa: