Ezekiel 20:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndibaleeta mu ddungu ly'abantu, eyo, maaso ku maaso, mbalamule.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndibaleeta mu ddungu ery’amawanga, era eyo gye ndibasalira omusango nga tutunuuliganye amaaso n’amaaso.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndibaleeta mu ddungu ery'omu mawanga, era ndibasalira omusango nga tutunuuliganye maaso ku maaso.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndibateeka mu ddungu ly'eyo mu mawanga, mbawozese nga nze nammwe tutunuuliganye maaso ku maaso.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era ndibaleeta mu ddungu ery'amawanga, era ndiwoleza eyo nammwe nga tutunulagana amaaso n'amaaso.