Ezekiel 20:48 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli muntu aliraba nga nze Mukama abyokezza, era tegulizikizibwa.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale abantu bonna baliraba nga nze Mukama, nze ngukumye: tewaliba kiyinza kuguzikiza”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bonna baliraba nga Nze Mukama, nze ngukumye. Tewali kiriyinza kuguzikiza.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale bonna abalina omubiri baliraba nga nze Mukama ngukumye: tegulizikizibwa.