Ezekiel 20:49 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne njogera nti, “Ayi Mukama Katonda, banjogerako nti, ‘Oyo tanyumya ngero bugero.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne njogera nti Woowe, Mukama Katonda! banjogerako nti, “ Oyo si mugezi wa ngero? ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne ŋŋamba nti: “Ayi Mukama Afugabyonna, banjogerako nti: ‘Ono ayogerera mu ngero!’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne njogera nti Woowe, Mukama Katonda! banjogerako nti Si mugezi wa ngero?