Ezekiel 21:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo ky'Omukama kyanzijira nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Okugezesebwa kuteekwa okujja. Kiba kitya ng’omuggo gw’obufuzi bwa Yuda ekitala gwe kinyooma, tegulabika nate? bw’ayogera Mukama Katonda.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga waliwo okusala omusango; era kiriba kitya omuggo nagwo ogugayibwa bwe guliba nga tegukyaliwo?” Bw'ayogera Mukama Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bange nja kusooka kubageza. Singa banyooma okulabulwa, ebyo byonna bijja kubaawo.” Mukama Afugabyonna bw'atyo bw'agamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga waliwo okusala omusango; era kiriba kitya omuggo nagwo ogugaya bwe guliba nga tegukyaliwo? bw'ayogera Mukama Katonda.