Ezekiel 21:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ggwe, omulangira wa Yisirayeli, omubi kalibugwagwa, ennaku gwe zikeereredde, obw'okulamulibwa gwe butuukiridde,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Ekitala kizze mu kiraato kyakyo. Mu kifo mwe watondebwa, mu nsi ey’obujjajja, eyo gye ndikusalirira omusango.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kizze mu kiraato kyakyo. Mu kifo mwe watonderwa, mu nsi mwe wazaalirwa, mwe ndikusalirira omusango.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“ ‘Muzze ekitala mu kiraato kyakyo. Mu kifo mwe mwatonderwa, mu nsi mwe mwasibuka, mwe ndibasalira omusango.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kizze mu kiraato kyakyo. Mu kifo mwe watonderwa, mu nsi mwe wazaalirwa, mwe ndikusalirira omusango.