Ezekiel 21:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ŋŋenda kutta omutuukirivu n'omubi, ekitala kyange kijja kusowolerwayo buli muntu, okuva emaserengeta okutuuka emambuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omwana w’omuntu, wa obunnabbi oyogere nti, ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama nti, “ ‘Ekitala, ekitala, kiwagaddwa era kiziguddwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Omwana w'omuntu, langa ogambe nti, Bw'ati bw'ayogera Mukama nti, Ekitala, ekitala kiwagaddwa era kiziguddwa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ggwe omuntu, langa ogambe nti: Mukama agamba nti: ‘Gamba nti: Ekitala! Ekitala kiwagaddwa era kiziguddwa!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwana w'omuntu, lagula oyogere nti Bw'ati bw'ayogera Mukama nti Yogera nti Ekitala, ekitala kiwagaddwa era kiziguddwa: