Ezekiel 22:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Engalo zange nzija kuzikubamu olw'amagoba agayitiridde ge wakola ne ku lw'omusaayi gwe wayiwa mu makkati go.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Kale nno ndikuba mu ngalo olw’amagoba agatasaanidde ge mukoze n’omusaayi ogwayiyibwa wakati mu mmwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nno ndikuba mu ngalo olw'amagoba go agatali ga mazima ge wafuna n'omusaayi ogwayibwa wakati mu ggwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale ndikubonereza n'amaanyi olw'obunyazi bwo n'obutemu bwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba nno, amagoba go agatali ga mazima ge wagoba kyennava ngakubira mu ngalo n'omusaayi gwo ogwabanga wakati mu ggwe.