Ezekiel 22:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'ensobi zo zennyini olyeyonoona mu maaso g'amawanga, olwo olimanya nti nze Mukama.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’oliggwaamu ekitiibwa mu maaso g’amawanga, olimanya nga Nze Mukama.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo oliggwaamu ekitiibwa mu maaso g'amawanga, n'omanya nga nze Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo oliggwaamu ekitiibwa mu mawanga amalala, n'omanya nga Nze Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo oligwagwawazibwa ku bubwo wekka mu maaso g'amawanga; kale olimanya nga nze Mukama.