Ezekiel 22:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Laba, abakungu ba Yisirayeli abali mu ggwe buli omu yeeyamba obuyinza bwe okuyiwa omusaayi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Laba, buli mulangira wa Isirayiri bw’akozesa obuyinza bwe okuyiwa omusaayi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, abakungu ba Isiraeri, buli omu nga akozesa obuyinza bwe okuyiwa omusaayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abakulembeze ba Yisirayeli bonna beesiganga obuyinza bwabwe, ne battira abantu mu ggwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, abakungu ba Isiraeri, buli muntu ng'obuyinza bwe bwe buli, baabanga mu ggwe okuyiwa omusaayi.