Ezekiel 23:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olwabalaba ati, n'abakwatirwa amaddu, nabatumira ababaka mu Kaludeya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo olwatuuka, n’abeegomba, n’abatumira ababaka mu Bukaludaaya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo mangu ago nga kyajje abalabe n'abasuusuuta n'abatumira ababaka mu Bakaludaaya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwabalaba, n'abasuusuuta, n'abatumira ababaka mu Babilooniya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo mangu ago nga kyajje abalabe n'abasuusuuta n'abatumira ababaka mu Bukaludaaya.