Ezekiel 23:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obwenzi bwe yabwongera bwongezi obungi, ng'ajjukira ebbanga ery'obuvubuka bwe lwe yakolanga obwamalaaya mu nsi y'e Misiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Newaakubadde nga namukola ebyo byonna, yeeyongeranga bweyongezi mu maaso, nga bwe yejjukanya ennaku ez’omu buvubuka bwe, bwe yakola obwamalaaya mu Misiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naye n'ayongera ku bwenzi bwe, ng'ajjukira ennaku ez'obuto bwe, mwe yayendera mu nsi ey'e Misiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne yeeyongerera ddala okukola obwamalaaya, nga bwe yabukolanga nga muwala muto e Misiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye n'ayongera ku bwenzi bwe, ng'ajjukira ennaku ez'obuto bwe, mwe yayendera mu nsi ey'e Misiri.