Ezekiel 23:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bwe bukuleetedde bino, kubanga wakwatirwa amawanga amaddu, ne weegwagwawaza n'ebifaananyi byabwe ebya balubaale.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bwe bukuleetedde ebyo, kubanga weegomba amawanga ne weeyonoona ne bakatonda baabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebyo birikukolebwa, kubanga wayenda okugoberera ab'amawanga era kubanga ogwagwawazibbwa n'ebifaananyi byabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
bwe bukutuusizza ku ebyo kubanga wayenda n'amawanga, ne weeyonoona ng'osinza ebifaananyi bya balubaale baago.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebyo birikukolebwa, kubanga wayenda okugoberera ab'amawanga era kubanga ogwagwawazibbwa n'ebifaananyi byabwe.