Ezekiel 23:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wakwata ekkubo lya muganda wo, nange nno ekikompe kye nzija kukikussa mu ngalo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga wagoberera ekkubo lya muganda wo, kyendiva nkuwa ekikompe kye mu mukono gwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Watambulira mu kkubo lya muganda wo; kyendiva mpa ekikompe kyo mu mukono gwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wagoberera emize gya muganda wo, kyendiva nkuwa ekibonerezo ng'ekikye.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Watambulira mu kkubo lya muganda wo; kyendiva mpa ekikompe kyo mu mukono gwo.